Thursday, 28 July 2016

Ogenda kunzisa lyrics by Eddy Kenzo


[Intro]
Love is a feeling
Eddie kenzo

(Chorus x2)
Ogenada kunzisa
Oganye okundeka
Nga ate okimanyi oliko police

[Verse 1]
Jukira luri lwewansaga baibe 
Nga nina gyendaga nonyimiriza
Nalina ebyokola naye nakuwa obudde
Sayagala kunyoma ekiteso kyo baibe 
Wangamba onjagala nempuliriza 
Nenyingila system mulimunda
Naye waliwo mama amasimu agankubirwa
Nga bansubiza ebikonde nebintu ebilala 
Atte tewakingamba ekyo bwetwatula 
Lwaki tewangamba nti olinayo omulala
Yangambye nkutte nkwesonyiwe
Yangambye nkuleke nkwelabile woo 
Nenkugamba tukitte ate ogaana 
Nsasila nze omwana wa maama 

(Chorus x2)

[Verse 2]
They want to kill me for nothing mama
Wanataka kuniua bure mama
Sakusangako kapande nezigya nti oba nkulumbe
Mugambe ananga bweleele
Mungambile nti ananga bweleele oh
Sakusangako kapande nezigya nti oba nkulumbe
Sakusangako namwami nezigya nti oba mbagyogye
You wanna kill me because of you 
You didn't tell me you got someone 

(Chorus x2)

[Verse 3]
Kati genda omugambe ananga bwemage 
Uh mugambe silina tabu 
Bambi mulilemu eyo 
Ananga bwemage nze 
Mugambe silina tabu
Bambi genda omugambe 
Ananga bwemage wooh
Mugambe silina tabu
Nsaba mulileme eyo
Ananga bwemage
Uh mugambe silina tabu 
Esimu nzikyusa nga gwe ononya
Atte gwe ozinonya ngokaaba
Wenkulaba ngo okaaba nga nyiga
Nga ate enaku nza ekwatta nange nkyuka 
Bambi wokaaba ngankaaba
Muli nga nyiga ngankunonya

(Chorus x2)

No comments:

Post a Comment