LYRICS 254
Welcome and enjoy all lyrics
LYRICS 254
CLICK TO DOWNLOAD LYRICS 254 APP
Friday, 29 July 2016
Nkubukinze zouk remix lyrics by Irene Ntale
[Intro]
Nze leero nkubukinze…
[Verse 1]
Kendeeza overtime, onyongere more time
Tubeere
ko ng’abalala, mu mukwano ogwegombesa
Enzikiza ekwate, enkuba nebweyiika
Akasana nekekyanga, teli kija kutwawunkanya
Buli kadde obeera busy, n’esimu onyiga busy
Gwe nongamba mbeere easy, hmm, bambi kyusa mu
Kati ndeese strategy mpya, amagezi nsaze ga wakayima
Okukubukinga mu budde, ne calender yo ngyefuge
[Chorus]
Kati mikwano gyo gigambe, eyo gyonoba wodda, nze leero nkubukinze…
Abakutwalira obudde, honey bateeke ko quota, kuba leero nkubukinze…
[Verse 2]
Bweba flight, mbukinze air ticket
Nasabye front seat, nga nkooye okusiba ekira
Gwe nkufudde pilot, mu nyonyi eyaffe tuli babiri
Abalala tubalaba bulabi, kati tubeere eyo mu bire
Ebibadde bikunemesa, emilimu gyo n’emikwano
N’abawala abakusumbuwa, ehh… bagambe leero
(Chorus)
[Verse 3]
Baby nkumeetinga okooye (olusi mbouncinga)
Time table yo ngikooye (kuba mba nkumissinga)
Mpa akadde akamala, okubeera nawe kyenjagala
Silina mulala, yenze mukyala wo kuva lwewasalawo
Nkusaba kyusa plan zo, olwa leelo njagala mbe wuwo
Nesunze dda okukulaga kubyendina wo, nkubukinze…
(Chorus) X2
No comments:
Post a Comment
Newer Post
Older Post
Home
Subscribe to:
Post Comments (Atom)
Single boy lyrics by Ali Kiba ft Lady Jay Dee
Verse 1 Pombe ni kichwa kinauma, kishalewa, anajipoza na maji Na mimi hata muda sina, nishamkanya, ninasikiza mamelody Nis...
Nyongwa lyrics by kansoul
Nyongwa lyrics by kansoul Intro(Mejja) Yoo, Manze, Huu Ni Mejja Manze Okwonkwo Madtraxx, Hii Track ni Noma, Chorus...
No comments:
Post a Comment