Tuesday, 26 July 2016

Neera lyrics by mozey radio


[Intro]


Neera baby
Again and again and again and again
And again and again and again and again
And again and again and again
And again and again and again

(Chorus X2)
Tukikole neera
Neera neera neera neera neera neera

[Verse 1]
Nze bulilunaku njagala byakunkwana
Masanyu masanyu kwegonza kumpana nga
Ye gwe gw’ennina gw'amanyi ekiri munda
Naguno omutima gwakyuma silikusa

[Bridge]
Oyagala nenyongeza ngantumbiza nkuwe'omukwano ogutalimu
Kuseela kuseela, kuseela ah ahh
Nga bwetwali muntandikwa, munyanjula, aka kiss naka breakfast in bed
Nkagala, neera neera

(Chorus X2)

[Verse 2]
Buli lwesikulaba kwekuyomba, kwekulwana
Baby nawe ondaba nakukwasa ebyange byona
Nakwesiga dear sagala kutawana
Sagala osike, twesike tukole omukwano sikulwana

[Bridge]

(Chorus X2)

[Verse 3]
Shoo.., tukikole lubereela omukwano tegumenya mugongo
Ekikunyiga kinyiga twekwatako tuli balongo oh ohh
Buli bwonkwatako nenkukwatako buno obulamu kwebutambulira
Njagala ku repeatinga ka cinema koona
X2

[Bridge]

(Chorus X2) 

No comments:

Post a Comment