Friday, 29 July 2016

Ndiisa Buti lyrics by Bebe cool


Verse 1

Wuliriza kano leero kendeese, kalimu omuziki okyimanyi okukafuna

Ate nga kakambwe nyo, ela nga kasonsola mu style, size ebakuba

Nsazewo kulumba kub’abebigambo tebalina kakwate ku byenabula

Abantabula silina budde bwabwe mbasalako kijaasi tebambabira


Mukama bwakuwa n’enume ezaala… kaneyagale!

Chorus

Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila

Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa

X2

Verse 2

Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyi

Okuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangerera

Abaganda bagamba akwat’empola tomusinga lugendo eky’okimanyi

Abalekaana laba bwebaselera, abalina ku magezi olwo netugaziwa

Big size embi zetuparkinga… amaaso negabakanuka

Babaza twambala nga balingiriza… omuraasi takyasoboka!

(Chorus)

Verse 3

Ham… ham… ham… ham… ham… ham…

Ham… ham… ham… ham… ham… ham…

Bugum, tomutya!

Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi muka

Gwe nebwoba kibanda otya

Season esembayo wekoma nsalawo

Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi muka

Gwe nebwoba kibanda otya

Season esembayo wekoma nsalawo

(Repeat verse 2)

(Chorus)

Outro


A Renix Production bad man crew

Power Records, Straight Andrew

Big up to all my fans and friends 

No comments:

Post a Comment