Friday, 29 July 2016

Lowoza kunze lyrics by Rema Namakula


Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone

Mazima olinga enjumba
Lwotoyaka olwo kikoome
Okwagala okulina kilabye lwakuba ensonyi zezzakuyuzza

Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba

Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone

Abalala baleeke babi
Ndimulungi nemanyi
Obutono bwo sikikulu
Kasta enyindo ndalo
Ebyabalo nnina bingi darling
Ekyo okimanyi kyabulijjo
Oyagala nyambale ki loddi
Oba kittiri darling gamba
Bambi

Lowooza kunze, tunulira nze
Ffa kunze nzeka
Lowooza kunze, darling bambi
Kiriza kyekusaaba

Njagala tubeere nze nawe
Tusanyuke, tujjajuuze
Abbo leka bakole fittina
kakibadugude kakibakone

Njagala obeere mu amagezi, osubizzenga otukirize
Ekilala obeere mu amagezi, oyagele nze okyawe abalala
Nsubira bilungi mugwe
Okusoka kana kawala
Ekilala kyenesunga mugwe gwemukwano bambi ogwamazima

No comments:

Post a Comment