LYRICS 254
Welcome and enjoy all lyrics
LYRICS 254
CLICK TO DOWNLOAD LYRICS 254 APP
Thursday, 28 July 2016
Kibaluma lyrics by Juliana Kanyomozi
[Intro]
Nakula nga nty’ebigambo, nga sagala ny’olugambo
Nga enyombo sizikomboza, nga n’ekyo ne maama anjulira
Naye abantu bansobedde, Juliana bantabudde
Negwewali omanyi edda, okukyusa tekitwaala budde
(Chorus)
Kasit’oyambuka (Kibaluma)
Buli kalungi kofuna (Kibaluma)
Batya ny’okubaleka, ye fitina eyo gyolaba
[Verse 1]
Woba bubi tebakuba bubi, atte bwofuna wolaba ababi
Nebwoba tolina nsobi, tekibagaana kukufuula kabi
Abo abatunula tebaba balabi, baba basinga waduyi kabisa
Nakola musango ki gwe tunula, okujjako okwekolerera
(Chorus) X2
[Verse 2]
Kabogere, atte nabagambaki abafuwa endere
Essanyu lyabwe kulaba nti webalifunira wendek’esanyu
Nababuuka nze, tebakyankaabya
Nababuuka nze, tebakyanyiiza
Banange nali nkoze eyali anyirira
Banange nakaaba nakaaba nenkoowa
Abantu abo baveko, abantu abo baveko
Abantu bakwe nyo
Kibaluma, kibaluma, kibaluma X2
(Chorus)
No comments:
Post a Comment
Newer Post
Older Post
Home
Subscribe to:
Post Comments (Atom)
Single boy lyrics by Ali Kiba ft Lady Jay Dee
Verse 1 Pombe ni kichwa kinauma, kishalewa, anajipoza na maji Na mimi hata muda sina, nishamkanya, ninasikiza mamelody Nis...
Nyongwa lyrics by kansoul
Nyongwa lyrics by kansoul Intro(Mejja) Yoo, Manze, Huu Ni Mejja Manze Okwonkwo Madtraxx, Hii Track ni Noma, Chorus...
No comments:
Post a Comment