Intro: Like Orezi am de Queen Of de area Sheebah Queen of dis area Clyde pro in de area TNS too in de area.. Yelelelele... × 2 hehehehehehehe Chorus: Wadde olabye bangi.. Wadde osanze bangi.. Nebwooba ngo olina omundi Kankulage nze honey Ndiwanjawulo.. Nkimanyi olabye bangi.. Nkimanyi osanze bangi... Nebwooba ngo olina omundi Kankulage nze dear Ndiwanjawulo. [Verse 1:] Sagala nakumanya yonna gyewayita.. Sagala nakumanya bonna byewalaba.. Kyemanyi abalala wabatta Nenkukwata ela Kati sitta Wonjagalira baby ngompitta Ngo ogamba kyoyagala tottya Nze akikwattamu Nze akitabulamu Nze eyakiddamu Bali bakivaamu. {Bridge}: Nze alina enkizzo Nze alina e swagga Nze alina figure Nze agaba e mmere ewooma Eeh kyekyo baibe Kyekyo baibe hmmm Nze alina enkizzo Nze alina evvako Nze agaba e mmere Ewooma.. Oh kyekyo baibe Kyekyo baibe Chorus: [Verse 2:] Silikulekawo.. nga Bali bwebakulekawo Kyoka nga wakola nabbo Oluvanyuma atte bbo nebabulawo.. (aBantu babbi) Ndibeera mwesigwa.. Ela silululunkana.. (obwesigwa) Silitambulira ku ssente Nditambulira ku friendship Byeebyo ebintu byange Omanyi embeera Zange Ekintu tetuki forcinga.. Toncheatinga.. Sikucheatinga.. Eeehh.. {Bridge}: Chorus: [Verse 3:] Let's do it again and again.. Baby you know.. u do it right.. Mpulira bulungi when I hold you so tight.. Okuva lwenakulaba I saw the light.. Dear,.. abewaffe bakulinze.. Gwenagamba gwenanoonya namusaanze.. Bba Ex bo zibasanze... Kuba Kati yegwe bazze Wange nge nge.. Tatta w'abaana bange nge nge.. Best friend Wange nge nge Tuli ku kituufu.. Ttuli ku kituufu kyekyo dear! Bridge Repeat Chorus
No comments:
Post a Comment